Home > African and Middle Eastern Language Books > Luganda

Luganda


Eby'omwoyo Ebisookerwako
Eby'omwoyo Ebisookerwako
Price: $5.00

Ekitabo kino kiwa ebisookerwako mu musomo gw'eby'omwoyo, enjigiriza eziweebwa bulijjo bannabyamwoyo bonna. Kitandika nga kyogera ku mbeera yaffe eriwo kati nga ffe abantu era ne kyogera ne ku mitwe nga ebiva mu bikolwa byaffe, okufa, okuddamu okuzaalibwanga, embeera zaffe ez'eby'omwoyo zennyini, ekitaliiko kkomo, obwetaavu bw'omusomesa w'eby'omwoyo, endya ey'ebimera, okutambulira ku bulamu obwesimbu, meditesoni, n'ekkubo ettuufu eritutuusa okumanya Katonda. more info
Ekkubo
Ekkubo
Price: $9.00

Akatabo akatono kano ngeera ke kali mu kitabo “Divine Light” ng’ekitundu ekisooka, nnyanjula ya Santmat empitirivu obulungi. Kalimu ennyinnyonnyola ya Maharaj Charan Singh eraga emiramwa gyonna egisookerwako egy’enjigiriza z’Abatuukirivu mu ngeri ete- more info